Leviticus 4:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ensigo zombi ko amasavu gaakwo agazibikka eno nga mu ndira, n'olububi lw'oku kibumba; aggyangako amasavu ago nga bw'akola ku nsigo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ensigo zombi n’amasavu agazirimu okuliraana ekiwato, n’ekibikka ku kibumba ng’abiggyirako wamu n’ensigo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ensigo zombi, n'amasavu agaziriko, n'ekitundu ekisinga obulungi eky'ekibumba anaabiggyangako,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ensigo zombi, n'amasavu agaziriko,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ensigo zombi, n'amasavu agaziriko, agaliraana ekiwato, n'ekisenge ekiri ku kibumba, awamu n'ensigo, anabiggyangako,