Leviticus 5:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kitambiro olw'omusango, kubanga abadde n'omusango olw'okusobya ew'Omukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo nga kye kiweebwayo olw’omusango, kubanga anaabanga ayonoonye mu maaso ga Mukama.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kye kiweebwayo olw'omusango; olw'oyo aliko omusango mu maaso ga Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo kye kiweebwayo olw'ekibi, omuntu kye yakola mu maaso ga Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kye kiweebwayo olw'omusango: mazima ng'aliko omusango mu maaso ga Mukama.