Leviticus 6:26 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabona anaakiwangayo olw’ekibi y’anaakiryanga. Kinaalirwanga mu kifo ekitukuvu mu luggya lwa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabona akiwaayo olw'ekibi y'anaakiryanga; kinaaliirwanga mu kifo ekitukuvu, mu luggya lw'Eweema ey'okusisinkanirangamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabona akiwaayo, ye anaakiryanga. Kinaaliirwanga mu Kifo Ekitukuvu, mu luggya lw'Eweema ey'okusisinkanirangamu Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabona akiwaayo olw'ekibi y'aaaakiryanga: kinaaliirwanga mu kifo ekitukuvu, mu luggya lw'eweema ey'okusisinkanirangamu.