Leviticus 7:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba Abayisirayeli nti: ‘Temulyanga masavu ga nte, ga ndiga oba ga mbuzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tegeeza abaana ba Isirayiri nti, ‘Temulyanga ku masavu ga nte, oba ag’endiga, oba ag’embuzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Gamba abaana ba Isiraeri nti, Temulyanga ku masavu ag'ente, newakubadde ag'endiga, newakubadde ag'embuzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
agambe Abayisirayeli nti: “Temuulyenga masavu ga nte n'ag'endiga, wadde ag'embuzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gamba abaana ba Isiraeri nti Temulyanga ku masavu, ag'ente, newakubadde ag'endiga, newakubadde ag'embuzi.