Leviticus 7:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Yonna gye muli temulyanga omusaayi, gubeere gwa kinyonyi oba nsolo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era buli kifo kyonna gye munaabeeranga, temuulyenga ku musaayi n’akatono, ne bwe gunaabanga ogw’ebinyonyi oba ogw’ensolo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu nnyumba zammwe zonna, temulyanga ku musaayi ogw'engeri yonna, oba gwa nnyonyi oba gwa nsolo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yonna gye munaabeeranga, temuulyenga ku musaayi gwonna, ka gube gwa kinyonyi oba gwa nsolo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So temulyanga ku musaayi ogw'engeri yonna, bwe guba ogw'ennyonyi newakubadde ogw'ensolo, mu nnyumba zammwe zonna.