Leviticus 7:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amasavu gonna gookebwanga, kwe kugamba nti: amasavu g'ekikira, amasavu agabikkirira ebyenda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amasavu gaakyo gonna ganaawebwangayo: omukira ogwa ssava, amasavu agabikka ku byenda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era anaawangayo ku kyo amasavu gaakyo gonna; omukira ogwa ssava, n'amasavu agali ku byenda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amasavu gaayo gonna ganaaweerwangayo ku alutaari: omukira ogwassava, n'amasavu ag'oku byenda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era anaawangayo ku kyo amasavu gaakyo gonna; omukira ogwa ssava, n'amasavu agali ku byenda