Leviticus 7:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabona ayokeranga amasavu ku mwaliiro; kyo ekifuba kinaabanga kya Aroni ne batabani be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amasavu kabona anaagokyanga ku kyoto, naye ekifuba kinaabanga kya Alooni ne batabani be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kabona anaayokeranga amasavu ku kyoto; naye ekifuba kinaabanga kya Alooni n'abaana be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabona anaayokeranga amasavu ku alutaari, naye ekifuba kinaabanga kya ba lulyo lwa Arooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kabona anaayokeranga amasavu ku kyoto: naye ekifuba kinaabanga kya Alooni n'abaana be.