Leviticus 7:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ensigo zombi, n'amasavu agaliko okuliraana endira, n'olububi lw'oku kibumba, nalwo olw'okuggyamu wamu n'ensigo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ensigo zombi awamu n’amasavu agaziriko okuliraana ekiwato, n’ekibikka ku kibumba nga biggyibwako wamu n’ensigo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ensigo zombi, n'amasavu agaziriko, n'ekitundu ekisinga obulungi eky'ekibumba anaabiggyangako;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ensigo zombi n'amasavu agaziriko, n'ekitundu ekisinga obulungi eky'ekibumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ensigo zombi, n'amasavu agaziriko, agaliraana n'ekiwato, n'ekisenge ekiri ku kibumba, awamu n'ensigo, anaabiggyangako: