Leviticus 8:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Musa n'agitta, omusaayi n'agumansira ku mwaliiro okugwetoolooza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’agitta, n’amansira omusaayi gwayo buli wantu ku kyoto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agitta; Musa n'amansira omusaayi ku kyoto enjuyi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agitta, n'amansira omusaayi ku njuyi zonna ez'alutaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agitta: Musa n'amansira omusaayi ku kyoto enjuyi zonna.