Leviticus 8:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okuŋŋaanye ekibiina kyonna ku mulyango gwa Weema ey'Ensisinkano.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuŋŋaanyize abantu bonna ku mulyango gwa Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okuŋŋaanyize ekibiina kyonna ku mulyango gw'Eweema ey'okusisinkanirangamu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okuŋŋaanyize ekibiina kyonna ku mulyango gw'Eweema ey'okunsisinkanirangamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okuŋŋaanyize ekibiina kyonna ku mulyango gw'eweema ey'okusisinkanirangamu.