Leviticus 8:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyonna ekinaafikka ku nnyama ne ku migaati mukyokye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebifisseewo ku nnyama ne ku migaati mujja kubyokya mu muliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekinaafikkawo ku nnyama ne ku migaati, munaakyokya n'omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ekisigalawo ku nnyama ne ku migaati, munaakyokya n'omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ekinafikkawo ku nnyama ne ku migaati munaakyokya n'omuliro.