Leviticus 8:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aroni ne batabani be ne bakola byonna Omukama bye yalagira ng'ayita mu Musa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe batyo Alooni ne batabani be ne bakola ebyo byonna Mukama Katonda bye yalagira ng’abiyisa mu Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alooni n'abaana be ne bakola byonna Mukama bye yalagira ng'ayita mu Musa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Arooni ne batabani be ne bakola byonna Mukama bye yalagira ng'ayita mu Musa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alooni n'abaana be ne bakola byonna Mukama bye yalagira mu mukono gwa Musa.