Leviticus 8:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'agamba ekibiina nti: “Bino bye bigambo Omukama by'agambye bikolebwe:”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’agamba ekibiina nti, “Kino Mukama Katonda ky’atulagidde okukola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba ekibiina nti, “Kino kye kigambo Mukama kye yalagira okukola.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba ekibiina ky'abantu nti: “Ekigenda okukolebwa ky'ekyo Mukama ky'alagidde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba ekibiina nti Kino kye kigambo Mukama kye yalagira okukola.