Leviticus 8:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Musa n'aleeta Aroni ne batabani be, n'abanaaza n'amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo Musa n’aleeta Alooni ne batabani be n’abanaaza n’amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'aleeta Alooni n'abaana be, n'abanaaza n'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'aleeta Arooni ne batabani be, n'akola omukolo ogw'okubanaaza n'amazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'aleeta Alooni n'abaaaa be, n'abanaaza n'amazzi.