Leviticus 9:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byo, ennyama n'eddiba, n'abyokera ebweru w'olusiisira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyama n’eddiba n’abyokera mu muliro ebweru w’olusiisira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyama n'eddiba n'abyokera ebweru w'olusiisira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ennyama n'eddiba, n'abyokera wabweru w'olusiisira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ennyama n'eddiba n'ayokera n'omuliro ebweru w'olusiisira.