Luke 1:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olisanyuka n'ojaguza, era bangi balisanyuka olw'okuzaalibwa kwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwembi mulisanyuka nnyo ne mujaguza. Era bangi abalibasanyukirako olw’okuzaalibwa kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Olisanyuka, era olijaguza, era bangi abalisanyukira okuzaalibwa kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olisanyuka n'ojaguza, era n'abalala bangi balisanyuka olw'okuzaalibwa kwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olisanyuka, era olijaguza, era bangi abalisanyukira okuzaalibwa kwe.