Luke 1:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Alizza bangi mu baana ba Yisirayeli eri Omukama Katonda waabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era alireetera abaana ba Isirayiri bangi okudda eri Mukama Katonda waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abaana ba Isiraeri bangi alibakomyawo eri Mukama Katonda waabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alikomyawo Abayisirayeli bangi eri Mukama Katonda waabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bangi mu baana ba Isiraeri alibakomyawo eri Mukama Katonda waabwe.