Luke 1:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo abantu baali balindirira Zakariya nga beewuunya nga bw'aludde mu Kiggwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abaali balindirira ebweru wa Yeekaalu okulaba Zaakaliya ne beewuunya nnyo ekyamulwisaayo ennyo bw’atyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu baali balindirira Zaakaliya, era nga beewuunya bw'aludde mu Yeekaalu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera ekyo, abantu baali balindirira Zakariya, era nga beewuunya ekimulwisizza mu kifo ekitukuvu mu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abantu baali balindirira Zaakaliya, ne beewuunya bw'aludde mu yeekaalu.