Luke 1:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Malayika n'amugamba nti: “Mariya, leka kutya, kubanga osanze ekisa ewa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo malayika n’amugamba nti, “Totya, Maliyamu, kubanga olabye ekisa mu maaso ga Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo malayika n'amugamba nti, “ Totya, Malyamu; kubanga olabye ekisa eri Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika n'amugamba nti: “Mariya, totya, kubanga Katonda akuwadde omukisa:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo malayika n'amugamba nti Totya, Malyamu; kubanga olabye ekisa eri Katonda.