Luke 1:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, onoofuna olubuto n'ozaala omwana wa bulenzi, n'omutuuma erinnya lye Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga, laba, olibeera olubuto, olizaala omwana wabulenzi era olimutuuma erinnya, Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era, laba, oliba olubuto, olizaala omwana ow'obulenzi, olimutuuma erinnya Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ojja kuba olubuto, ozaale omwana wa bulenzi, omutuume erinnya lye Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era, laba, oliba olubuto, olizaala omwana ow'obulenzi, olimutuuma erinnya Yesu.