Luke 1:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Mariya n'agamba malayika nti: “Kinaaba kitya ekyo, anti simanyi musajja?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Maliyamu n’abuuza malayika nti, “Ekyo kiriba kitya? Kubanga simanyi musajja.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Malyamu n'agamba malayika nti, “ Kiriba kitya ekyo, kubanga simanyi musajja?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mariya n'abuuza malayika nti: “Eky'okuba olubuto kinaatuukirira kitya, nga simanyi musajja?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Malyamu n'agamba malayika nti Kiriba kitya ekyo, kubanga simanyi musajja?