Luke 1:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno Omuzaana w'Omukama, kinkolebwe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Maliyamu n’addamu nti, “Nze ndi muweereza wa Mukama, kibe ku nze nga bw’ogambye.” Malayika n’ava w’ali, n’agenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malyamu n'agamba nti, “ Laba, nze ndi muzaana wa Mukama; kibe ku nze nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno omuzaana wa Mukama; nzikirizza, kibe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali, n'agenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malyamu n'agamba nti Laba, nze ndi muzaana wa Mukama; kibe ku nze nga bw'ogambye. Awo malayika n'ava gy'ali.