Luke 1:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnaku ezo, Mariya n'asituka n'agenda bunnambiro mu nsi ey'ensozi, mu kibuga ky'omu Buyudaaya;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo mu biro ebyo, Maliyamu n’ayanguwa okugenda mu nsi ya Buyudaaya ey’ensozi, mu kibuga kyayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo mu nnaku ezo Malyamu n'asituka n'agenda mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga kya Yuda;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu nnaku ezo, Mariya n'asituka, n'alaga mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga ky'omu Buyudaaya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo mu nnaku ezo Malyamu n'ayimuka n'agenda mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga kya Yuda;