Luke 1:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale kinvudde ku ki nnyina mukama wange okujja gye ndi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga nfunye ekitiibwa kinene ggwe nnyina wa Mukama wange okujja okunkyalira!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange nno, ekigambo kino kivudde wa, nnyina Mukama wange okujja gye ndi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mpeereddwa ntya ekitiibwa kino, nnyina wa Mukama wange okujja okunkyalira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange nno, ekigambo kino kivudde wa, nnyina Mukama wange okujja gye ndi?