Luke 1:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akoze eby'amaanyi n'omukono gwe; abaali beekuza mu mitima gyabwe yabasaasaanya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akoze eby’amaanyi n’omukono gwe. Asaasaanyizza ab’emitima egy’amalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alaze amaanyi n'omukono gwe; Asaasaanyizza abalina amalala mu kulowooza kw'omu mitima gyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alaze obuyinza bwe mu byamagero by'akola. Abeekulumbaza mu birowoozo byabwe, abasaasaanyizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alaze amaanyi n'omukono gwe; Asaasaanyizza abalina amalala mu kuteerera kw'omu mitima gyabwe.