Luke 1:56 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mariya n'amala emyezi ng'esatu ng'ali ne Elizabeti, oluvannyuma naddayo ewaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Maliyamu n’amala ewa Erisabesi muganda we, ng’emyezi esatu, n’alyoka addayo ewuwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Malyamu n'amalayo emyezi ng'esatu, n'addayo ewuwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mariya yamala n'Elisaabeeti emyezi ng'esatu, n'adda eka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Malyamu n'amalayo emyezi ng'esatu, n'akomawo ewuwe.