Luke 1:57 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennaku za Elizabeti ez'okuzaala ne zituuka, n'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekiseera kya Erisabesi eky’okuzaala ne kituuka, n’azaala omwana wabulenzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ebiro bya Erisabesi ne bituuka eby'okuzaala: n'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ennaku za Elisaabeeti ez'okuzaala ne zituuka, n'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ebiro bya Erisabesi ne bituuka okuzaala: n'azaala omwana wa bulenzi.