Luke 1:58 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baliraanwa be n'ab'ekika kye ne bawulira ng'Omukama amugiridde ekisa, ne bamusanyukirako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baliraanwa ba Erisabesi n’ab’ekika kye ne bawulira nga Mukama bw’amulaze ekisa, ne basanyukira wamu naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baliraanwa be n'ab'ekika kye ne bawulira nga Mukama amukwatiddwa ekisa kye, ne basanyukira wamu naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baliraanwa be ne baganda be ne bawulira nga Mukama bw'amukwatiddwa ekisa ekingi, ne basanyukira wamu naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baliraanwa be n'ab'ekika kye ne bawulira nga Mukama amugulumiririzza ekisa kye, ne basanyukira wamu naye.