Luke 1:60 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye nnyina n'agamba nti: “Nedda, ajja kuyitibwa Yowanna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Erisabesi n’abagamba nti, “Nedda, ajja kutuumibwa Yokaana.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnyina n'addamu n'abagamba nti, “ Nedda, naye anaatuumibwa Yokaana.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyina w'omwana n'agamba nti: “Nedda, anaatuumibwa Yowanne.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nnyina n'addamu nagamba nti Nedda, naye anaatuumibwa Yokaana.