Luke 1:61 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamugamba nti: “Nga mu kika kyo temuli ayitibwa linnya eryo?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamuwakanya nga bagamba nti, “Mu kika kyo kyonna tetuwulirangayo yatuumibwa linnya eryo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamugamba nti, “ Tewali wa mu kika kyo ayitibwa linnya eryo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamugamba nti: “Mu b'olulyo lwo teri n'omu ayitibwa linnya eryo!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamugamba nti Tewali wa mu kika kyo ayitibwa linnya eryo.