Luke 1:63 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'asaba ekipande, n'awandiika nti: “Erinnya lye ye Yowanna.” Bonna ne beewuunya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abasaba eky’okuwandiikako, n’awandiikako nti, “Erinnya lye ye Yokaana!” Bonna ne beewuunya nnyo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayagala ekipande eky'okuwandiikako, n'awandiika, nti Erinnya lye ye Yokaana. Ne beewuunya bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zakariya n'asaba ekipande eky'okuwandiikako, n'awandiika nti: “Erinnya ly'omwana ye Yowanne.” Bonna ne beewuunya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayagala ekipande eky'okuwandiikako, n'awandiika, n'agamba nti Erinnya lye Yokaana. Ne beewuunya bonna.
Recommended Reading