Luke 1:67 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Zakariya kitaawe, Mwoyo Mutuukirivu n'amujjula, n'alanga, n'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Zaakaliya kitaawe, n’ajjula Mwoyo Mutukuvu n’awa obunnabbi nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitaawe Zaakaliya n'ajjuzibwa Omwoyo Omutukuvu, n'ayogera, ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Zakariya kitaawe wa Yowanne, n'ajjuzibwa Mwoyo Mutuukirivu, n'alanga, ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaawe Zaakaliya n'ajjuzibwa Omwoyo Omutukuvu, n'alagula, ng'agamba nti