Luke 1:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali tebalina mwana, kubanga Elizabeti yali mugumba, ate bombi nga bayise mu myaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bombi baali bakaddiye nnyo, era tebaalina mwana, kubanga Erisabesi yali mugumba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
So tebaalina mwana, kubanga Erisabesi yali mugumba, ate nga bombi baali bakaddiye nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baali tebalina mwana, kubanga Elisaabeeti yali mugumba, ate bombi baali bakaddiye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So tebaalina mwana, kubanga Erisabesi yali mugumba, nabo bombi baali bakaddiye mu myaka gyabwe.