Luke 1:70 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga bwe yayogera mu kamwa k'abatuukirivu be, abalanzi be okuva mu mirembe egy'edda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bwe yasuubiriza mu bigambo bya bannabbi be abatukuvu ab’edda ennyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga bwe yayogerera mu kamwa ka bannabbi be abatukuvu, abaaliwo kasookedde ensi ebaawo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bwe yasuubiriza edda mu balanzi be abatukuvu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Nga bwe yayogerera mu kamwa ka bannabbi be abatukuvu, abaaliwo kasookedde ensi ebaawo),