Luke 1:71 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nti tujja kuwonyezebwa abalabe baffe ne mu mikono gya bonna abatukyawa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okulokolebwa mu balabe baffe, n’okuva mu mukono gw’abo bonna abatukyawa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okulokolebwa mu balabe baffe, ne mu mikono gy'abo bonna abatukyawa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuwonya abalabe baffe, n'okutuggya mu mikono gya bonna abatukyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okulokolebwa mu balabe baffe; ne mu mikono gy'abo bonna abatukyawa;