Luke 1:76 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe omwana oliyitibwa mulanzi w'Oli Ali Waggulu Ddala, kubanga olikulemberamu Omukama okumutegekera amakubo ge;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naawe, mwana wange, oliyitibwa nnabbi w’Oyo Ali Waggulu Ennyo; kubanga gw’olikulembera Mukama okumuteekerateekera amakubo ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naawe, omwana, oliyitibwa nnabbi w'Oyo Ali waggulu ennyo: Kubanga olikulembera Mukama okulongoosa amakubo ge;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naawe omwana, oliyitibwa mulanzi wa Katonda Atenkanika, kubanga olikulembera Mukama, okulongoosa amakubo ge,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naawe, omwana, oliyitibwa naabbi w'Oyo Ali waggulu ennyo: Kubanga olikulembera Mukama okulongoosa amakubo ge;