Luke 1:78 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olw'okusaasira okunene okwa Katonda waffe, enjuba lw'erivaayo waggulu eyo n'ejja etulambula,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Byonna birituukirira olw’ekisa kya Katonda waffe ekingi. Emmambya esala eritukyalira okuva mu ggulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'ekisa kya Katonda waffe ekirungi, Emmambya kyevudde etusalira eva mu ggulu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Katonda waffe ajjudde ekisa. Oyo alinga enjuba evaayo, alitukyalira ng'ava mu ggulu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'ekisa kya Katonda waffe ekirungi, Emmambya kyevudde etusalira eva mu ggulu,