Luke 10:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abawulira, ng'awulidde nze; abagaya, ng'agaye nze; ate buli angaya, aba agaye Oli eyantuma.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Buli abawuliriza mmwe aba awulirizza Nze, na buli abanyooma aba anyoomye Nze, n’oyo anyooma Nze aba anyoomye eyantuma.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awulira mmwe, ng'awulidde nze; era anyooma mmwe ng'anyoomye nze; n'oyo anyooma nze ng'anyooma eyantuma.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awulira mmwe, ng'awulidde nze. Era anyooma mmwe, ng'anyoomye nze. Ate anyooma nze, ng'anyoomye oyo eyantuma.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abawulira mmwe, ng'awulira nze; era anyooma mmwe ng'anyooma nze; n'oyo anyooma nze ng'anyooma eyantuma.