Luke 10:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye muleme kusanyuka olwa kino nti emyoyo emibi gibawulira, wabula musanyuke kubanga amannya gammwe gaawandiikibwa mu ggulu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye temusanyuka nnyo kubanga baddayimooni babagondera, wabula mujaguze nti amannya gammwe gawandiikiddwa mu ggulu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ekyo temukisanyukira, kubanga badayimooni babawulira; naye musanyuke kubanga amannya gammwe gawandiikiddwa mu ggulu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye muleme kusanyuka lwa kuba nti emyoyo emibi gibawulira, wabula musanyuke kubanga amannya gammwe gawandiikiddwa mu ggulu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ekyo temukisanyukira, kubanga badayimooni babawulira; naye musanyuke kubanga amannya gammwe gawandiikiddwa mu ggulu.