Luke 10:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'amugamba nti: “Mu mateeka baawandiikamu ki? Osomamu otya?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amuddamu nti, “Kyawandiikibwa kitya mu mateeka? Gagamba gatya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amugamba nti, “ Kyawandiikibwa kitya mu mateeka? Osoma otya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amugamba nti: “Kiki ekyawandiikibwa mu mateeka ga Katonda? Osoma otya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Kyawandiikibwa kitya mu mateeka? Osoma otya?