Luke 10:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Omusamariya eyali ku lugendo lwe, n'ajja we yali, bwe yamulaba, n'amukwatirwa ekisa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Omusamaliya bwe yali ng’ali ku lugendo lwe mu kkubo eryo, n’atuuka omusajja we yali; bwe yamulaba n’amukwatirwa ekisa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Omusamaliya bwe yali ng'atambula, n'ajja w'ali: awo bwe yamulaba n'amukwatirwa ekisa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Omusamariya eyali ku lugendo lwe, n'atuuka w'ali. Bwe yamulaba, n'amukwatirwa ekisa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Omusamaliya bwe yali ng'atambula, n'ajja w'ali: awo bwe yamulaba n'amukwatirwa ekisa,