Luke 10:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale ku abo abasatu, ggwe ogamba ani eyali munne w'oli eyagwa mu batemu?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kale olowooza, ku bantu abo abasatu aluwa eyali muliraanwa w’omusajja oli eyagwa mu banyazi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale olowooza otya, aluwa ku abo abasatu, eyali muliraanwa w'oyo eyagwa mu batemu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ani ku abo abasatu, gw'olowooza nti ye yali munne w'oyo eyagwa mu batemu?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale olowooza otya, aluwa ku abo abasatu, eyali muliraanwa w'oyo eyagwa mu batemu?