Luke 10:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temwambaliranga ndyanga wadde ensawo ya ssente, newandibadde musaasaane, ne mu kkubo temulamusanga muntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temugenda na nsimbi era temutwala nsawo ya kusabiriza wadde omugogo gw’engatto, ate temubaako gwe mulamusa mu kkubo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temutwala nsawo, newakubadde olukoba, newakubadde engatto; so temulamusa muntu mu kkubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temugenda na nsawo eterekebwamu nsimbi, newaakubadde ensawo ng'ey'abasabiriza, newaakubadde engatto. Era temulwa mu kkubo nga mulamusa abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temutwala nsawo, newakubadde olukoba, newakubadde engatto; so temulamusa muntu mu kkubo.