Luke 10:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Omukama n'ayanukula nti: “Marita, Marita, weeraliikirira era otawaanyizibwa bingi. Naye ekitalekeka kiri kimu kyokka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama waffe n’amuddamu nti, “Maliza, Maliza, ebintu ebikutawaanya bingi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama waffe n'addamu n'amugamba nti, “ Maliza, Maliza, weeraliikirira, olina emitawaana egy'ebigambo bingi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama waffe n'amuddamu nti: “Marita, Marita, weeraliikirira era otawaana mu bingi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama waffe n'addamu n'amugamba nti Maliza, Maliza, weeraliikirira, olina emitawaana egy'ebigambo bingi;