Luke 10:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mariya yeerobozezza ekitundu ekirungi, ekitagenda kumuggyibwako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye waliwo ekintu kimu kyokka ekyetaagibwa, Maliyamu alonze omugabo omulungi ogutagenda kumuggyibwako.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ekyetaagibwa kiri kimu: kubanga Malyamu alonzeewo omugabo ogwo omulungi ogutalimuggibwako.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye ekyetaagibwa kiri kimu. Mariya nno ye alonze omugabo omulungi ogutalimuggyibwako.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye ekyetaagibwa kiri kimu: kubanga Malyamu alonzeewo omugabo ogwo omulungi ogutalimuggibwako.