Luke 10:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli nnyumba mwe muyingiranga, musookenga kugamba nti: ‘Emirembe gibeere ku nnyumba eno.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Buli nnyumba gye muyingirangamu musookanga kugamba nti, ‘Emirembe gibeere mu nnyumba eno.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na buli nnyumba gye muyingirangamu, musookenga okugamba nti Emirembe gibe mu nnyumba muno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli nnyumba gye muyingirangamu, musookenga kugamba nti: ‘Emirembe gibe n'abantu b'omu nnyumba eno.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli nnyumba gye muyingirangamu, musookenga okugamba nti Emirembe gibe mu nnyumba muno.