Luke 10:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe munaabangamu omwana w'emirembe, emirembe gyammwe ginaamujjangako; bw'ataabengamu, emirembe gyammwe nga gibaddira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyumba eyo bw’eneebangamu omuntu ow’emirembe, emirembe gyammwe ginaabeeranga ku ye, bwe kitaabenga bwe kityo, emirembe gyammwe ginaabaddiranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga mulimu omwana w'emirembe, emirembe gyammwe ginaabeeranga ku ye; naye oba nga si bwe kityo, ate ginaddanga gye muli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa eribaamu omuntu asaanira okufuna emirembe, emirembe gye mubaagalizza girisigala naye. Bw'atalibaamu, giridda gye muli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga mulimu omwana w'emirembe, emirembe gyammwe ginaabeeranga ku ye; naye oba nga si bwe kityo, ate ginaddanga gye muli.