Luke 10:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe muyingiranga mu kibuga ne babaaniriza, mulyenga ku bye babaleetera;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Buli kibuga kye mutuukangamu ne babaaniriza, mulyenga ebyo bye babawadde okulya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Na buli kibuga kye mutuukangamu, ne babasembeza, mulyanga buli bye bassanga mu maaso gammwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe muyingiranga mu kibuga ne babaaniriza, mulyenga emmere gye babawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli kibuga kye mutuukangamu, ne babasembeza, mulyanga buli bye bassanga mu maaso gammwe;