Luke 10:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
muwonyanga abalwadde abalimu, ne mubagamba nti: ‘Obwakabaka bwa Katonda bubasemberedde.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwonyenga abalwadde abalimu, era mugambenga abantu abo nti, ‘Obwakabaka bwa Katonda bubasemberedde.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
muwonyenga abalwadde abalimu, mubagambenga nti, ‘Obwakabaka bwa Katonda bubasemberedde kumpi.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwonyanga abalwadde abali mu kibuga ekyo, era mugambanga abantu baamu nti: ‘Obwakabaka bwa Katonda bubasemberedde.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
muwonyenga abalwadde abalimu, mubagambenga nti Obwakabaka bwa Katonda bubasemberedde kumpi.