Luke 11:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ye n'agamba nti: “Abasinga omukisa beebo abawulira ekigambo kya Katonda ne bakikwata.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’addamu nti, “Weewaawo, naye balina omukisa abo bonna abawulira ekigambo kya Katonda ne bakigondera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ye n'agamba nti, “ Ekisinga, balina omukisa abawulira ekigambo kya Katonda, ne bakyekuuma.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Yesu n'agamba nti: “Abasinga okuba ab'omukisa beebo abawulira ekigambo kya Katonda ne bakikolerako.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ye n'agamba nti Ekisinga, balina omukisa abawulira ekigambo kya Katonda, ne bakyekuuma.